Calvary Chapel Kampala
CCK Luganda
Okusomesebwa Baibuli mu Luganda
Autor
Calvary Chapel Kampala
Categoría
Web del podcast
Último episodio
8 de jul. de 2026
¿Dónde escuchar?
Podcasts en la app Replaio Radio Muy prontoLos podcasts llegarán muy pronto a la app. Instálala ahora y sé el primero en descubrir una forma totalmente nueva de vivir los podcasts
Episodios
Mukama Y'atusobozesa By'atwetaaza _ 1 Bassekabaka 7_1-51 [07-05-2026] 08.07.2026 54:40
Buli kintu n’obumanyirivu bwonna Katonda bw’atuwa aba atuwadde busobozi bwa kutuukiriza bigendererwa Bye eri bantu bannaffe okubasobozesa nabo okutuukiriza ebigendererwa bya Katonda mu bwakabaka bwe. Kale tuwengayo obudde okuzuula ebyo Katonda by’atuwadde obusobozi okukola, tubyongereko okukula era tumanye na butya bwetuyinza okubikozesa okuzimba obwakaba bwe.
1 Bassekabaka 5 ne 6 _ Kristo Yekaalu Esinga Eya Sulemaani [06-28-2026] 30.06.2026 55:12
Leero Katonda atuwadde okubeerawo kwe okuyita mu Mukama waffe Yesu Kristo eyayambala omubiri gw’abantu, n’agufuula Yekaalu ya Katonda esinga eyazimbibwa Sulemaani.
Kabaka Asinga Suleiman Ajja_ 1 Bassekabaka 4_1-34 [06-21-2026] 23.06.2026 48:38
Kabaka Asinga Suleiman Ajja_ 1 Bassekabaka 4_1-34 [06-21-2026]
Katonda Addamu Okusaba _ 1 Bassekabaka 3_1-28 [06-14-2026] 18.06.2026 53:53
Katonda ayagala okweraga eri omuntu era ne leero yeeraga gye tuli mu Byawandiikibwa, mu Mwana we Yesu Kristo naye era nga bw’ali Katonda, ayinza okweraga ng’akozesa engeri ez’enjawulo.
Ddamu Bulungi eri Ekisa Kya Katonda _ 1 Bassekabaka 2_13-46 [06-07-2026] 09.06.2026 50:49
Katonda waffe ye Katonda atuukiriza ebisuubizo, obunnabbi ne bwe biba nga birina gwe bitasanyusa. Naye ajja kusigala nga mwesigwa okubonereza olw’obubi eri abateenenya n’okuwa okubulokozi eri abo bonna abassaamu ekitiibwa mu bwesigwa bwe.
Kristo Kabaka Atafa _ 1 Bassekabaka 2_1-12 [05-31-26] 02.06.2026 47:16
Abafuzi b’ensi bafa naye abakkiriza Kristo tuli wansi w’obufuzi bwa Mukama waffe Yesu Kabaka atafa era abeera omulamu emirembe gyonna.
Kolanga Okwagala Kwa Katonda 1 Bassekabaka 1:1-53 [05/24/2026] 26.05.2026 53:17
Bwe tumanya ebyo Katonda by’agala tukole, tumusabe amagezi, amaanyi n’obusobozi okubituukiriza mu kiseera kyabyo ekituufu.
Ennyanjula ya 1&2 Bassekabaka [05/17/2026] 19.05.2026 43:50
Ennyanjula y'ebyafaayo bya bassekabaka ba Isiraeri ne Yuda.
Weewale Abalimbalimba [2 Yokaana 1:7-13] 15.05.2026 53:11
Omutume Yokaana alabula abakkiriza ku basomesa abalimbalimba ababunye ensi abasomesa ebyawukana n’enjigiriza entuufu ku kujja kwa Mukama waffe Yesu Kristo mu mubiri.
3 Yokaana 9-14 Tugobererenga Obulungi [05/03/2026] 06.05.2026 54:54
Tugobererenga obulungi
3 Yokaana 1-8 Tambulira Mu Mazima [26/04/26] 28.04.2026 47:43
Amazima ge tujulira ye Mukama waffe Yesu Kristo gwe twayitibwa okufaanana mu bulamu bwaffe era buli ky’amazima kyonna ekitusomesebwa tukikola kubanga Omwoyo w’Amazima atuula mu ffe olw’okukkiriza Mukama waffe Yesu Kristo. Kino kifuula obulamu bwaffe obw’enjawulo ne tusobola okujulira amazima omuli n’okukola obulungi ab’oluganda.
Easter Sunday Service | Luganda | Calvary Chapel Kampala 11.04.2026 41:16
Okuzuukira kwa Kristo kwekukakasa ebyawandikibwa
Podcasts similares
Replaio no es editor de podcasts; los nombres de los programas, las portadas y el audio pertenecen a sus autores y se distribuyen a través de canales RSS públicos