Calvary Chapel Kampala

CCK Luganda

Religion EN ↓ 12 Folgen

Okusomesebwa Baibuli mu Luganda

Autor

Calvary Chapel Kampala

Kategorie

Religion

Podcast-Website

podcasters.spotify.com

Neueste Folge

8. Jul 2026

Wo hören?

Podcasts in der App Replaio Radio Bald verfügbar

Podcasts kommen bald in die App. Installiere sie jetzt und erlebe als Erster einen ganz neuen Blick auf Podcasts

Bei Google Play herunterladen Kostenlos installieren Android 5 Mio.+ Downloads · Bewertung 4,8 iOS bald

Folgen

Mukama Y'atusobozesa By'atwetaaza _ 1 Bassekabaka 7_1-51 [07-05-2026] 08.07.2026

Buli kintu n’obumanyirivu bwonna Katonda bw’atuwa aba atuwadde busobozi bwa kutuukiriza bigendererwa Bye eri bantu bannaffe okubasobozesa nabo okutuukiriza ebigendererwa bya Katonda mu bwakabaka bwe. Kale tuwengayo obudde okuzuula ebyo Katonda by’atuwadde obusobozi okukola, tubyongereko okukula era tumanye na butya bwetuyinza okubikozesa okuzimba obwakaba bwe.

1 Bassekabaka 5 ne 6 _ Kristo Yekaalu Esinga Eya Sulemaani [06-28-2026] 30.06.2026

Leero Katonda atuwadde okubeerawo kwe okuyita mu Mukama waffe Yesu Kristo eyayambala omubiri gw’abantu, n’agufuula Yekaalu ya Katonda esinga eyazimbibwa Sulemaani.

Kabaka Asinga Suleiman Ajja_ 1 Bassekabaka 4_1-34 [06-21-2026] 23.06.2026

Kabaka Asinga Suleiman Ajja_ 1 Bassekabaka 4_1-34 [06-21-2026]

Katonda Addamu Okusaba _ 1 Bassekabaka 3_1-28 [06-14-2026] 18.06.2026

Katonda ayagala okweraga eri omuntu era ne leero yeeraga gye tuli mu Byawandiikibwa, mu Mwana we Yesu Kristo naye era nga bw’ali Katonda, ayinza okweraga ng’akozesa engeri ez’enjawulo.

Ddamu Bulungi eri Ekisa Kya Katonda _ 1 Bassekabaka 2_13-46 [06-07-2026] 09.06.2026

Katonda waffe ye Katonda atuukiriza ebisuubizo, obunnabbi ne bwe biba nga birina gwe bitasanyusa. Naye ajja kusigala nga mwesigwa okubonereza olw’obubi eri abateenenya n’okuwa okubulokozi eri abo bonna abassaamu ekitiibwa mu bwesigwa bwe.

Kristo Kabaka Atafa _ 1 Bassekabaka 2_1-12 [05-31-26] 02.06.2026

Abafuzi b’ensi bafa naye abakkiriza Kristo tuli wansi w’obufuzi bwa Mukama waffe Yesu Kabaka atafa era abeera omulamu emirembe gyonna.

Kolanga Okwagala Kwa Katonda 1 Bassekabaka 1:1-53 [05/24/2026] 26.05.2026

Bwe tumanya ebyo Katonda by’agala tukole, tumusabe amagezi, amaanyi n’obusobozi okubituukiriza mu kiseera kyabyo ekituufu.

Ennyanjula ya 1&2 Bassekabaka [05/17/2026] 19.05.2026

Ennyanjula y'ebyafaayo bya bassekabaka ba Isiraeri ne Yuda.

Weewale Abalimbalimba [2 Yokaana 1:7-13] 15.05.2026

Omutume Yokaana alabula abakkiriza ku basomesa abalimbalimba ababunye ensi abasomesa ebyawukana n’enjigiriza entuufu ku kujja kwa Mukama waffe Yesu Kristo mu mubiri.

3 Yokaana 9-14 Tugobererenga Obulungi [05/03/2026] 06.05.2026

Tugobererenga obulungi

3 Yokaana 1-8 Tambulira Mu Mazima [26/04/26] 28.04.2026

Amazima ge tujulira ye Mukama waffe Yesu Kristo gwe twayitibwa okufaanana mu bulamu bwaffe era buli ky’amazima kyonna ekitusomesebwa tukikola kubanga Omwoyo w’Amazima atuula mu ffe olw’okukkiriza Mukama waffe Yesu Kristo. Kino kifuula obulamu bwaffe obw’enjawulo ne tusobola okujulira amazima omuli n’okukola obulungi ab’oluganda.

Easter Sunday Service | Luganda | Calvary Chapel Kampala 11.04.2026

Okuzuukira kwa Kristo kwekukakasa ebyawandikibwa

Höre den Podcast CCK Luganda in Replaio

Radio und Podcasts in einer App - kostenlos und ohne Anmeldung. Installiere sie noch heute und verpasse den Start nicht

Bei Google Play herunterladen

Replaio ist kein Herausgeber von Podcasts; die Namen der Sendungen, Cover und Audioinhalte gehören ihren Autoren und werden über öffentliche RSS-Feeds verbreitet