Martin Muganzi
Luganda Radio Podcast
Luganda Radio Podcast is a station dedicated to the popularization and promotion of Luganda language in the diaspora. The presenter reads famous Luganda books and folktales for listeners to enjoy, reflect and learn about Luganda and the rich culture of the Baganda people.
Where to listen?
Podcasts in the app Replaio Radio Coming soonPodcasts are coming to the app soon. Install now and be the first to see a whole new take on podcasts
Episodes
Zinunula Omunaku EP6: Empologoma Etta Omukazi N'omwana Nga Ndaba 21.07.2023 9:46
Eno y'essuula eyomukaaga okuva mu katabo Zinunula Omunaku. Zinununla atunyumiza engeri empologoma eyali etigomya ekyaalo bweyabalumba mukisulo mwebaali basuze netta muka nnyinimu awamu n'omwana we.
Zinunula Omunaku EP5: Kaamulali Atutaasa Okuserengeta E Magombe 21.07.2023 10:04
Mu ssuula eyokutaanu, Zinunula Omunaku atulaga engeri gyeyasimattukamu okuttibwa Ndodooti bweyakozesa Kaamulali (mmula) Komunaku gyeyamuttika okumyuula abambowa mumaaso nasobola okwesumulula, wamu ne munne Mikolo, nebadduka okuva ku bambowa.
Zinunula Omunaku EP4: Ab'e Bulyambwa Batusalira Ogwokufa 21.07.2023 8:27
Mu suula eno, Zinununula Omunaku atunyumiza engeri gyeyakwatibwa abambowa b'omwami Ndodooti oluvannyuma lwokwentatalira mu kkubo lye. Zinunula atunyumiza engeri gyebamusibamu nembonyabonya gyebamuyisaamu.
Zinunula Omunaku EP3: Zinunula Bubeefuka N'embogo 21.07.2023 10:21
Eno yessuula ey'okusatu mukatabo Zinunula Omunaku: Zinunula Bubeefuka N'embogo. Mu suula eno tulaba nga Zinunula yemulula n'emukwano gwe Mikolo okuva awaka. Naye baba bali mu kkubo bagenda, laba bwebagwa ku mbogo ziri entemu. Wuliriza olabe Zinunula bweyawona embogo zino.
Zinunula Omunaku EP2: Nnentonya Munsi 21.07.2023 7:36
Zinunula Omunaku Episode 2 Nnentonya Munsi. Mussuula eno, omuwandisi atutangaaza engeri Zinunula gyezaalibwamu. Atulaga nti mubiro ebyo, waaliwo ebyeeya nenjala eyaliisa abantu akakanja, awamu nokubeera nti Ttaata wa Zinunula yafa nga musajja wattu tanazaalibwa.
Zinunula Omunaku EP1: Obuto Bwange 20.07.2023 12:22
Zinunula Omunaku S1EP1 Obuto bwange: Omuwandiisi atulambulurira engeri Zinunula Gyeyazaalibwamu, obuto bwe bwebwatambula nemizannyo gyeyazannyanga nga akyaali muto. Mu suula eno, omuwandiisi atukubira ekifaananyi engeri abaana gyebatambuzaamu ebiseera byabwe ebyeddembe mubiseera biri ebya'Buganda eyedda.
Similar podcasts
Replaio is not a podcast publisher; show names, artwork and audio belong to their authors and are distributed through public RSS feeds.