Martin Muganzi
Luganda Radio Podcast
Luganda Radio Podcast is a station dedicated to the popularization and promotion of Luganda language in the diaspora. The presenter reads famous Luganda books and folktales for listeners to enjoy, reflect and learn about Luganda and the rich culture of the Baganda people.
Where to listen?
Podcasts in the app Replaio Radio Coming soonPodcasts are coming to the app soon. Install now and be the first to see a whole new take on podcasts
Episodes
Nketta Mu Bizinga Ep4: Nsimba Ekigere Mu Yugoyugo Part 3 06.09.2024 20:40
Nga omukessi waffe amaze okubega aba Japaani okumala ebbanga eriwera, olutalo lubalukawo era akimanya nti eyamwalula essiridde anti aba Japaani baali bamaze okumugwaamu. Wano alina kugumya mbiro nakukozesa obukodyo obw'ekika ekyawaggulu okusobola okudduka ku ba Japaani.
Nketta Mu Bizinga Ep3: Nsimba Ekigere Mu Yugoyugo Part 2 03.09.2024 21:01
Omuwandiisi yeeyongera okutunyumiza emboozi yobukessi bwe mu bizinga Yugoyugo
Nketta Mu Bizinga Ep2: Nsimba Ekigere Mu Yugoyugo Part 1 24.08.2024 19:06
Tutuuse e'YugoYugo era tutandise tulaba nga ddala ekizinga kiri mulutalo era aba Japaani bakyetoloola dda. Nga ojjeeko bo aba Japaani, waliyo ebirala ebitiisa byetugenda okwerolera.
Nketta Mu Bizinga Ep1: Nketta Mu Bizinga by'e Yugoyugo 21.08.2024 14:45
Omuwandiisi EKN Kawere atandika emboozi ye nga atutegeeza nti yali amaze ebbanga nga tayagala kunyumya mboozi eno eyobukessi gyeyaliko mu bizinga by'e YugoYugo naye agenze okulaba nga ejja kunyumira abo bonna abanaafuna omukisa okugiwuliriza. Atubuulira engeri ye nebanne gyebatambulamu okuyita mu mawanga g'Abawalabu okutuuka e'YugoYugo.
Omuganda N'enswa Ep16: Ekitundu Kyokubiri Part 3 17.08.2024 7:48
Omwandiisi amaliriza akatabo kano nga atubuulira abalabe b'enswa awamu n'obuwangwa bw'enswa.
Omuganda N'enswa Ep15: Ekitundu Kyokubiri Part 2 13.08.2024 10:29
Omuwandiisi atuyigiriza ku kabi akali mu nswa awamu n'ebika byazo ebyenjawulo
Omuganda N'enswa Ep14: Ekitundu Kyokubiri Part 1 11.08.2024 14:07
Omuwandiisi atandika okutunyumiza ku migaso gyenswa, ebisangibwa mukiswa n'emmere yaazo
Omuganda N'enswa Ep13: Obutiko 08.08.2024 8:38
Omuwandiisi ayongera ate okutunyumiza obutiko obumera okuva mu mirimu gy'enswa.
Omuganda N'enswa Ep12: Obumpowooko 06.08.2024 2:08
Omuwandiisi atuteerako emboozi yobuswa obumpowooko
Omuganda N'enswa Ep11: Olubobya 04.08.2024 7:39
Omuwandiisi atubuulira ebyo ebikwata ku luswa olubobya.
Omuganda N'enswa Ep10: Enswa Embaala 01.08.2024 12:40
Omwandiisi atunyumiza ku bikwata ku nswa embaala.
Omuganda N'enswa Ep9: Entunda 30.07.2024 10:59
Omuwandiisi atandika okutubuulira ku biwakwata ku nswa Entunda.
Omuganda N'enswa Ep8: Enswa Empawu 27.07.2024 13:00
Owandiisi atunyumiza kubyayize ku nswa empawu
Omuganda N'enswa Ep7: Enswa Ensejjere Part 3 24.07.2024 3:32
Wano omuwandiisi amaliriza okutubuulira ebikwata ku nswa ensejjere era natutegeeza n'ekubutiko bw'enswa zino.
Omuganda N'enswa Ep6: Enswa Ensejjere Part 2 21.07.2024 12:08
Omuwandiisi ayongera okutunyonnyola ku nswa ensejjere.
Omuganda N'enswa Ep5: Enswa Ensejjere Part 1 18.07.2024 11:48
Omuwandiisi atandika okutunyumiza enswa Ensejjere engeri yokuzitta, ate n'omugazo gwaazo
Omuganda Nenswa Ep4: Enswa Ennaka Part 4 15.07.2024 14:14
Omuwandiisi afundikira ebigambo bye ku nswe ennaka ate natuyigiriza nekubutiko obunakanaka.
Omuganda Nenswa Ep3: Enswa Ennaka Part 3 12.07.2024 12:07
Omuwandiisi ayongera okutusomesa ku ngeri omubissi gyakwatamu enswa era atulaga essanyu eribeerawo nga akomyeewo ewaka n'omugugu gw'enswa.
Omuganda Nenswa Ep2: Enswa Ennaka Part 2 10.07.2024 12:07
Omuwandiisi ayongera okutubuulira ku nswa Ennaka, era essira aliteeka nnyo ku ngeri gyezikwatibwamu.
Omuganda Nenswa Ep1: Enswa Ennaka Part 1 30.05.2024 9:10
Owandiisi atandika okutusomesa ku nswa ennaka, enfaanana yaazo, emigaso gyaazo era nengeri gyezitegebwaamu.
Omuganda N'enswa: Entandikwa 28.05.2024 6:10
Omuganda N'enswa ky'ekitabo ekitottola akawonvu n'akagga kalonda ku nswa n'ennono y'Omuganda ekwata ku biwuka bino.
Pawulo Kirimuttu EP16: Kirimuttu Kimanyibwa Nyinikyo Part 2 24.05.2024 16:47
Pawulo embeera yamuyitirirako era ebirowoozo ebingi byeyalina byamubagula mukiro neyesolossa mu lusaalu era yamaliriza yeyimbyeemu ogwakabugu.
Pawulo Kirimuttu EP15: Kirimuttu Kimanyibwa Nyinikyo Part 1 21.05.2024 16:26
Nga buli kimu kimaze okwonoonekera Pawulo, yaddayo mukyalo alabe oba asobola okuba nentandikwa. Yadde awaka waali wafuuka matongo, yasanga Nambalirwa ku Wabinoga nasuubira nti osanga bayinza okuddamu okutandika omukwano gwabwe guli ogwedda.
Pawulo Kirimuttu EP14: Katayira Anyumiza Abasomi 17.05.2024 19:43
Pawulo byonna ebyamutuukako bweyatomera Lukenge byafulumira ne mumawulire. Ate yali yaakamanya ebyaali mu mamuwulire, agenda okutuuka eka nga ate buli kamu keyalina nga bakabbye!
Pawulo Kirimuttu EP13: Agenekera Atuma Asa 14.05.2024 13:41
Pawulo yawakankula musonso ye nagivuga nga alinga aliko omuzimu. Buli gyeyayita baali bamukubira nduulu era yamaliriza akoonye mwana mulenzi ate gweyali alinako akakuku.
Similar podcasts
Replaio is not a podcast publisher; show names, artwork and audio belong to their authors and are distributed through public RSS feeds.