Calvary Chapel Kampala

CCK Luganda

Religion EN ↓ 30 episodes

Okusomesebwa Baibuli mu Luganda

Be sure to visit the podcast's website and support the creator: podcasters.spotify.com

Author

Calvary Chapel Kampala

Category

Religion

Podcast website

podcasters.spotify.com

Latest episode

Nov 10, 2026

Where to listen?

Podcasts in the app Replaio Radio Coming soon

Podcasts are coming to the app soon. Install now and be the first to see a whole new take on podcasts

Get it on Google Play Install for free Android 10M+ downloads · 4.7+ rating iOS soon

Episodes

2 Bassekabaka 4:1-37 Ffenna Twetaaga Katonda 10.11.2026

Mukama Katonda nga bw’ali Katonda w’abantu bonna, era akolera abantu bonna mu ngeri zonna okusinziira ku biki bye bayitamu. Kino tukirabira ku bakazi bano ababiri mu ssuula eno Mukama be yakolera okuyita mu nnabbi Erisa.

2 Bassekabaka 3:1-27 Ekigambo Kya Mukama Kituwanguza 04.11.2026

Mu ntalo zonna tuli bawanguzi n’okukirawo mu Kristo Yesu oyo atuwa amaanyi. Entalo ez’omubiri n’ez’omwoyo ku kibi, tulina obuwanguzi mu Kigambo kya Katonda n’omusaalaba gwa Mukama waffe Yesu Kristo.

2 Bassekabaka 2:1-25 Mukama Ayita Era Atwala Abaweereza 27.10.2026

Buli lunaku olukya, na buli mukisa ogutuweebwa okubaako kye tukola eri abantu ba Katonda tulutwalenga nga lwa mugaso ne bye tulina okulukoleramu bibe ebyo ebitalitukwasa nsonyi mu maaso ga Katonda eyatuwa obuvunaanyizibwa obwo.

Tofiira Mu Maaso Ga Muwonya _ 2 Bassekabaka 1_1-18 [10-18-26] 20.10.2026

Katonda Omuyinza w’Ebintu Byonna ye Katonda ajjudde ekisa n’okusaasira eri buli muntu ajja gy’ali ng’anoonya okusaasirwa okuva gy’ali. Wabula abalina okumanya ku bimukwatako ne bategeera ye y’ani, bamanyi nti era ye Katonda akyawa obujeemu, obonereza ekibi, era alina obusungu eri abakola eby’obujeemu.

Obukakanyavu Bw'emitima Butwaala mu Kuzikirira _ 1Bassekabaka 22 [10-11-26] 13.10.2026

Obukakanyavu Bw'emitima Butwaala mu Kuzikirira _ 1Bassekabaka 22

Okwagala Ebintu Kye Kikolo Ky’ebibi Byonna _ 1Bassekabaka 21 [10-04-2026] 06.10.2026

Okwagala Ebintu Kye Kikolo Ky’ebibi Byonna _ 1Bassekabaka 21

Mukama atuwanguza lwa'kisa _ 1Bassekabaka 20 [09-27-2026] 30.09.2026

Mukama atuwanguza lwa'kisa _ 1Bassekabaka 20

Mukama amanyi, afaayo era atubeera _ 1 Bassekabaka 19 [09-20-2026] 23.09.2026

Mukama amanyi, afaayo era atubeera _ 1 Bassekabaka 19

Mukama Ye Katonda _ 1 Bassekabaka 18_1-46 [09-13-2026] 16.09.2026

Ekitundu ky’ebyawandiikibwa kino kitwoleka nti mu mbeera zonna, Katonda asigaza abantu abamusinza mu mazima era nga muno mwe mwali Obadiya. Wakati mu kuttibwa kwa bannabbi ba Mukama mu Isiraeri, Obadiya yateeka obulamu bwe mu katyabaga olw’abaweereza ba Katonda. Teyakoma ku kubakweka kyokka, naye yabaliisanga emigaati n’okubanywesanga amazzi mu biro eby’enjala. Ne mu mbeera ng’ab’obuyinza bakutte...

Bw’oli Mukkiriza, Manya _ 1 Bassekabaka 17_1-24 [09-06-26] 08.09.2026

Katonda ajja kusigala nga ye Katonda eyatutonda, atulinako obuyinza ne bwe tunadduka okuva ku by’atwetaaza. Kino nno kye kigenda okuvaako ebibonerezo eby’olubeereerera eri abamujeemera n’emirembe eri abakola okwagala kwe.

Mukama Afuge Emitima Gyaffe _ 1 Bassekabaka 15 ne 16 [08-30-2026] 01.09.2026

Emitima gyaffe ng’abantu gisalawo bingi mu bulungi bw’amawanga gaffe, amaka gaffe, emirimo gyaffe, ekkanisa zaffe, obuweereza bwaffe, enkolagana zaffe n’abantu ba bannaffe. Abalina emitima egitatya Katonda bagoberera ebibi ebiri mu mitima gyabwe ate abo abalina emitima egitya Katonda bagoberera ebirungi obuva mu kutya Katonda. Kale nno twekebere emitima gyaffe. Twesabirenga, twenenye, tusabirenga...

Bw’omamaya Nti Katonda Alaba… _ 1 Bassekabaka 14_1-31 [08-23-2026] 26.08.2026

Bwe tutegeera nti ye Katonda alaba era tunaddangamu n’okukola ebyo ebigwanira okulabwa amaaso ge agalaba buli wamu era agalaba buli kimu. Tuwenga Mukama ekitiibwa ekija mw’ekyo kyali era kye tumutegedde okubeera; tetulina kumutegeerako bye tumutegeerako naye nga tebirina kye bikyusa ku bulamu bwaffe. Kino tukirabira ku Yerobowaamu nti yategeera nti Katonda ayinza okubuulira ebifa ku mwana we ali m...

Mukama Yakola Byonna Atusaasire _ 1 Bassekabaka 13_1-34 [08-16-2026] 18.08.2026

Okufa kwa Kristo kulaga obukalaativu bwa Katonda ku kubonereza obujeemu gy’ali nti kubanga ajja kubonereza abajeemu gy’ali, kye yava awa bonna akabonero n’obuddukiro obuwonya omusango okuyita mu kufa kwa Yesu Kristo okutueesa okusaasirwa. Bwe tumanya okusaasira n’ekisa kya Katonda, tuddukirenga eri Mukama obutavanga w’ali olw’okusaasira kwe n’ekisa kye mu mbeera z’obulamu bwaffe zonna. Katonda ako...

Gonderanga Obuyinza Bwa Katonda _1 Bassekabaka 12_1-33 [08-09-2026] 12.08.2026

Katonda ayinza byonna, amanyi byonna, tewali kintu na kimu kibaawo nga tamanyi era tewali kiyinza kubaawo ekisukkuluma obuyinza bwe, okumanya kwe wamu n’amaanyi ge.

Twekuumirenga mukkukiriza ne mukutya Mukama _ 1 Bassekabaka 11_1-43 [08-02-2026] 04.08.2026

Twekuumirenga mukkukiriza ne mukutya Mukama

Katonda By’atuwa Bimumanyise _ 1 Bassekabaka 10_1-29 [07-26-2026] 29.07.2026

Buli kintu ekisikiriza bantu abalala okujja gy’oli kimanye nti Mukama akuwadde mukisa okukozesa ekintu ekyo okulaga abantu abo b’aleese mu ngeri eyo okumutegeera nti ye Katonda. Kino kitegeeza nti ebyo byonna Mukama by’atuyinzisa okukola, oba nabyo, bikozesebwa mu kuzimba obwakabaka bwe nga tebirina kukoma ku bwakabaka abwaffe wadde ettutumo lyaffe waabula okukozesebwa okwagala kwe.

Mukama Mwesigwa _ 1 Bassekabaka 8_54-9_1-29 [07-19-2026] 21.07.2026

i. Mukama atuukiriza ebisuubizo bye eri abantu be. ii. Mukama awulira okusaba akw’abantu be era addamuu bwe tusaba. iii. Ebimu ku bigenderwa bya Katonda okulaga enkolagana ye n’abantu be omuli okukola ebintu eby’enjawulo mu bulamu bwabwe n’okuddamu okusaba kwabwe kwe kulaga abatannaba ku mukkiriza mu mawanga gonna nti Mukama ye Katonda w’ensi zonna. iv. Kubanga Mukama mwesigwa eri abantu be era ng...

Tuwulirenga Ayi Makama Otusaasire _ 1Bassekabaka 8 [07-12-2026] 14.07.2026

Okusaba kwaffe kusinziire ku nkolagana gyetulina ne Katonda, n'okumumanya ki ky'ali.

Mukama Y'atusobozesa By'atwetaaza _ 1 Bassekabaka 7_1-51 [07-05-2026] 08.07.2026

Buli kintu n’obumanyirivu bwonna Katonda bw’atuwa aba atuwadde busobozi bwa kutuukiriza bigendererwa Bye eri bantu bannaffe okubasobozesa nabo okutuukiriza ebigendererwa bya Katonda mu bwakabaka bwe. Kale tuwengayo obudde okuzuula ebyo Katonda by’atuwadde obusobozi okukola, tubyongereko okukula era tumanye na butya bwetuyinza okubikozesa okuzimba obwakaba bwe.

1 Bassekabaka 5 ne 6 _ Kristo Yekaalu Esinga Eya Sulemaani [06-28-2026] 30.06.2026

Leero Katonda atuwadde okubeerawo kwe okuyita mu Mukama waffe Yesu Kristo eyayambala omubiri gw’abantu, n’agufuula Yekaalu ya Katonda esinga eyazimbibwa Sulemaani.

Kabaka Asinga Suleiman Ajja_ 1 Bassekabaka 4_1-34 [06-21-2026] 23.06.2026

Kabaka Asinga Suleiman Ajja_ 1 Bassekabaka 4_1-34 [06-21-2026]

Katonda Addamu Okusaba _ 1 Bassekabaka 3_1-28 [06-14-2026] 18.06.2026

Katonda ayagala okweraga eri omuntu era ne leero yeeraga gye tuli mu Byawandiikibwa, mu Mwana we Yesu Kristo naye era nga bw’ali Katonda, ayinza okweraga ng’akozesa engeri ez’enjawulo.

Ddamu Bulungi eri Ekisa Kya Katonda _ 1 Bassekabaka 2_13-46 [06-07-2026] 09.06.2026

Katonda waffe ye Katonda atuukiriza ebisuubizo, obunnabbi ne bwe biba nga birina gwe bitasanyusa. Naye ajja kusigala nga mwesigwa okubonereza olw’obubi eri abateenenya n’okuwa okubulokozi eri abo bonna abassaamu ekitiibwa mu bwesigwa bwe.

Kristo Kabaka Atafa _ 1 Bassekabaka 2_1-12 [05-31-26] 02.06.2026

Abafuzi b’ensi bafa naye abakkiriza Kristo tuli wansi w’obufuzi bwa Mukama waffe Yesu Kabaka atafa era abeera omulamu emirembe gyonna.

Kolanga Okwagala Kwa Katonda 1 Bassekabaka 1:1-53 [05/24/2026] 26.05.2026

Bwe tumanya ebyo Katonda by’agala tukole, tumusabe amagezi, amaanyi n’obusobozi okubituukiriza mu kiseera kyabyo ekituufu.

Listen to the CCK Luganda podcast in Replaio

Radio and podcasts in one app - free, with no sign-up. Install today and do not miss the launch

Get it on Google Play

Replaio is not a podcast publisher; show names, artwork and audio belong to their authors and are distributed through public RSS feeds.